Era mujjukire lwe twabagamba nti muyingire e kibuga kino, nga muli mu kyo, mulye wonna wemwagala nga mwegazaanya, era muyingire omulyango gwakyo nga muvunnama nga mugamba nti, twetonze, tubasonyiwe ebisobyo bya mmwe. Era tujja kwongeza abakozi b'ebirungi.