Lexo dhe dëgjo Suren Al-Anfal me përkthim, tefsir, recitim audio, kuptim fjalë për fjalë dhe transliterim. Përkthim nga African Development Foundation.
Bakubuuza (ggwe Nabbi Muhammad) ebikwata ku minyago, gamba nti e minyago gy’a Katonda n’omubaka, kale nno mutye Katonda, era mulongoose e nkolagana wakati wa mmwe, era mugondere Katonda n’omubakawe bwe muba nga muli bakkiriza.