Ne mu ngamiya e mitindo e biri, ne mu nte e mitindo e biri, bagambe (ggwe Nabbi Muhammad) e nsajja z’ombiriri zeyaziza oba e nkazi, oba amawako g’a zombiriri, abaffe mwaliwo nga Katonda akibalagira! olwo ani eyeeyisa obubi okusinga oyo agunja ku Katonda obulimba, atuuke okubuza abantu awatali kumanya, bulijjo Katonda talungamya bantu beeyisa bubi.