Temuvumanga ebyo bye basaba ne balekawo Katonda, mu kwesasuza olw'obutamanya bwabwe bajja kuvuma Katonda, bwetutyo nno buli bantu twabawa okulaba e byabwe nga bye bisinga obulungi, oluvanyuma ewa Mukama omulabirizi waabwe yeeri obuddo bwa bwe, olwo nno n’abategeeza byonna bye baakolanga.